'
Ensuula y'emabega

Baibuli – Ekitabo ekisinga okusomebwa ku Nsi 
okw'annjula ku ntegeka ya Katonda ey'obulokozi

Ku bitabo ebibunye e'nsi, Baibuli kye kitabo ekiri mu kifo ekisooka nga kye kiri mu bugazi obusingira ddala. Okuva mu 1960 okutuuka mu 2010 kyokka, wakati wa 3.9 obuwumbi obwa Baibuli za tundibwa mu nsi yonna. Nga bwe kyali mu mwezi ogusooka 2015, ekyusiddwa mu nnimi 563 nga kino kikolebwa wansi we bibina ebi kyusa Baibuli (UBS). Baibuli kye kitabo kyokka ekituwa amawulire agakwata ku banga lyo budde okuva ku kubereberye okutuusa kaakano era n'ebyo ebiri beerawo mu biro by'enkomerero. Mu kino ebyafayo by'omuntu byonna byawandiikibwa dda. Newakubadde bino ebiri kubaawo byali byayogerwako mu bunnabbi bwa Baibuli obw'endagaano enkadde n'empya.

Okulaga kuno ku buulirwa eri abantu bonna mu kigendererwa ekirungi okuva mu mawanga gonna n'e nnime ezetolodde mu nsi yonna. Okujjako e'nzikkiriza mukaga ezimanyiddwa mu nsi eza Judaism, Christianity, Islam, Toaism, Buddhism, era naba Hinduism, abantu abalala bayongezamu okutuuka ku muwendo gw'enzikkiriza kumi nebiri. Kimanyiddwa wonna nti abantu bonna ba ggamba nti be bokka abakkiriza ebituufu. Nera waliwo ebintu ebibaawo nga nzikkiriza za ma ggwanga. Bonna ba gambibwa nti bali mu kubo ntuufu, mu nzikkiriza entufu. Wasobola okubaawo "E'nzikkiriza entuufu" ekyeyongera mu nkulankulana mu biseera era ne kyi tuza ku muntu aggwaawo? Kw'ekyo okkukiriza kw'omuntu n'okutegera kw'omuntu te kuyingirirwa, buli muntu yenna alina edembe okukkiriza kyalaba okuba ekituufu. Naye, nakyo kituufu nti buli musaja yenna – ya kola n'zikkiriza okubula obumalirivu, ekyenkomeredde kyennyini, ekisinga okubuusabuusa kwonna. Ebibinna by'enzikkiriza bya biseera era, nga gyogera mu bumalirivu, kino kigenda eri obulamu buno obuggwaawo bwokka. Buli bufiroosofo era n,endowooza n'obukenkufu birina enkomo lyabyo mu bantu era okusingira ddala bireka ebibibuuzo ebisinga ebyomugaso nga tebiddwamu.

Waaliwo ebintu ebyo ebisuuka amagezi gaffe era nga bisinga okunyonyola kwaffe naye nga bya nkomeredde mu byo byennyini. Amazima nti omuntu yatondebwa mu kifaananyi kyo omutonzi era naweebwa n'amagezi go butonzi kye kyokulabirako. Kulwo butakkiriza n'obujemu, obwa vako okugwa kw'omuntu n'okugobewa okuva mu lusuku lwa Katonda, Omuntu yagyibwa okuva mu ku kungana okutaggwaawo ne Katonda omulamu era ne yewayo eri okufa, era tewali mubulamu ekitisa nga kufa.

Buli kintu ekitalina buwangazi kirina entandikwa era kiri n'okuba n'enkomerero. Ebyo byokka ebitaali na ntandikwa nabyo te biriba n'ankomerero. Ekitutuusa mu butaggwaawo te kyatekebwa kyebaako kyaffe. Okuzaalibwa kwa ffe kwe kwali okuyingira kwaffe mu biseera. Nga bwe kitali kya buwangazi mu butonde, te tulina bulamu butaggwaawo mu ffe ddala: Katonda yekka ataggwaawo ya sobola oku butuwa

Ekitabo kyokka ekituufu ekiyitiibwa ebyawandiikibwa ebitukuvu era n'ekigambo kya Katonda ye Baibuli. Awamu tuja kweyongeera oku jibuuza ebintu binji eby'omugaso. Omwo mwokka mwe tu ggambibwa ebintu byonna okuva ku lubereberye – okuva mu butonzi bwe ggulu n'ensi – okutuusa ku nkomerero ye biro n'okusingawo.

Nga tetuna kwata kwe ebyo ebigendera ddala okusuuka ebiseera, twagala okutunulira okuyingira kw'ekyo atalina ntandikwa n'ankomerero mu byafayo ebitaggwaawo. Tusooka okulaba Katonda mu butonzi. Obutonzi obukulu obw'ensi ge mazima era , nga kivamu okwesigama ku mutonzi – ekintu kyamagezi mu kulowooza kwa kinomu kusobola okuleta okusalawo ng'owa ensonga. Entegeka ya Katonda ey'ebitonde byonna mu mazzi, ku nsi, era ne mu banga; ebimera byonna, emiti gyonna, okusiga n'okukungula, obulamu bwennyini; okuzaalibwa mu bitonde ebilabika – bino byonna bisigala mu kifo nga obujulizi bwennyini obulamu obw'oyo omutonzi. Kiki esibuuko ye bintu kyerina okufuna mu butuufu bwo butonzi bwa Katonda, nga we wayise akaseera katono, oluvanyuma lwa byonna, nga agezako mubumalirivu okugaana ebyatondebwa n'omutonzi. Ekyo kyo kya biyigiriza naye obutonzi bwennyini kyamazima. Amazima akagakakasibwa amatuufu geyogerera gennyini. Okusuusa mu lunaku luno, Buli kintu kizaala eki kyifaanana, nga omutonzi bwe ya kitekawo (Olubereberye 1:12). Omuntu bwaba yawulira ku Katonda amanyi byonna n'oyo Katonda ebeera buli wamu, asobola okubiraba n'amaso ag'omwoyo amagule mu butonzi.

Omuntu yegattibwako ebintu bingi eby'okufirwa mu byafayo by'omuntu okuva ku lubereberye, ebizibu ebikankanyiza e'nzikiriza za bangi nate era nate. Mukama w'eggulu tana najja mu bufuuzi bwe obutaggwaawo. Omulangira w'ensi eno eyekizikiza akya fuga era abantu bonna bali wansi w'okusikirizibwa kwe. Okuyita mu bumanyirivu bw'okwogera eri omununuzi bwokka omuntu yenna asobola okuva mu kusikirizibwa kw'omubi era neyebikula mwennyi eri okusikirizibwa kwa Katonda. Mu kusaba kwa Mukama, tukyasaba, "Obwakabakabwo bujje!", era mazima bugenda kujja! Ebiro bituuse. Obubonero bwe biro bu kiraga. 

Ensuula eddako